Etterekero ly’ebitabo by’Obusiraamu Byonna
1

(Gwe Nabbi Muhammad) bagambe nti Katonda ali omu mu bwa Katondabwe (era nga yye yekka ateekeddwa okusinzibwa).

2

Katonda y'akola ku byetaago by'ebitonde byonna.

3

Tazaala, era teyazaalibwa.

4

Era teri kintu kyonna kimwenkana.