All Islam Directory
1

Okutaasa kwa Katonda n’obuwanguzi bwe bijjanga;

2

N’olaba abantu nga bayingira e ddiini ya Katonda mu bibinja;

3

Otenderezanga Mukama Katondawo n’ebitendobye, era omwetondere, mazima yye akkiriza okwenenya.