Tewamanya Katonda kyeyakola eggye ly’enjovu?
Enkwe zaabwe tezaagwa butaka?
N'abasindikira e binnyonyi nga bijjira mu bibinja.
Nga bibakanyugira amayinja amookye.
Nebafuuka nga omuddo ogagayiddwa ensolo ne gufuluma nga gufuuse obusa.